Kiriza nze nkube okumpi wano
Mponne oluwewo olutitimya
Oluufu kalube nga lukutte
Lubilinguka nga ndi naawe
Mu bisenge by’omutima gwo
Mwemba nteleka ebyange
Nsasira onzigulire
Ebisumulizo nabyo obinkwase
Esanyu nga nze ndiggula
Kiriza nze nkube okumpi wano
Mpone oluwewo olutitimya
Olufu kalube nga lukutte
Lubilinguka nga ndi naawe
Mubisenge by’omutima gwo
Mwemba nteleka ebyange
Nsasila onzigulire
Ebisumulizo nabyo obinkwase
Esanyu nga nze ndiggula
Munange ebyange byenina
Byonna twaala
Na luno oluyiimba bw’oluwulira
Ozinemu
Na guno omutima ogunuma
Nagwo gugwo
Nze simanyi na bya nkya
Byonna gwe omanyi
Munange ebyange byenina
Byonna twaala
Na luno oluyiimba bw’oluwulira
Ozinemu
Na guno omutima ogunuma
Nagwo gugwo
Nze simanyi na bya nkya
Byonna gwe omanyi
Kanzibilize amaaso gombii
Nneme kulabayo akusinga hunnie
Yegwe gwe nawa omutima
N’omwooyo gwange dear
Naawe tongiwa
Kano akasekko kumatama
Kajja lwakubeera gwe
Okuba omusanyuffu
Omuteefu nga bwooli
Bwenjagala obeere bulijo
Munange ebyange byenina
Byonna twaala
Na luno oluyiimba bw’oluwulira
Ozinemu
Na guno omutima ogunuma
Nagwo gugwo
Nze simanyi na bya nkya
Byonna gwe omanyi
Munange ebyange byenina
Byonna twaala
Na luno oluyiimba bw’oluwulira
Ozinemu
Na guno omutima ogunuma
Nagwo gugwo
Nze simanyi na bya nkya
Byonna gwe omanyi
Laba emimwa abawala bangi gyibatoloba
Ensalwa obujja enge bibatigomya
Lekka belage amafigure
Nze manyi si g’offa ssebo belimba
Bangeya mbu nkuwaana nnyo
Yesonga kiki abasajja bakufitima
Mbu mbabuusa emmunye
Kabavulumule amaBenz situnulayo
Munange ebyange byenina
Byonna twaala
Na luno oluyiimba bw’oluwulira
Ozinemu
Na guno omutima ogunuma
Nagwo gugwo
Nze simanyi na bya nkya
Byonna gwe omanyi
Munange ebyange byenina
Byonna twaala
Na luno oluyiimba bw’oluwulira
Ozinemu
Na guno omutima ogunuma
Nagwo gugwo
Nze simanyi na bya nkya
Byonna gwe omanyi