Ah, eh!
Munange munange
oli mukwano gwange
Nkwagala nyo
Byo nkolede sibitono
Ndikudizawo ntya?
Omanye nti bambi byonkolera
Mbisiima
Ddala bambi…
Omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kuntama
Amazima
Omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kunyiwa
Oooh
Nalinabivako nze
Ebyo mukwano nga bya neema
Wadde gyigili enganda
Nze nga gyantama Ssebo
Nabagyevuma bangi
Anti ate emikwano kazaalwabulwa
Nti butwa…
Ddala bambi…
Omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kuntama
Amazima
Omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kunyiwa
Oooh
Oh Oh
Luno oluyimba lwo
Nze kuwadde ke kasiimo
Olw’ekisa ekingi
Munange yeah yeah
Nze kyekyamponya ettima
Ddala bambi…
Omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kuntama
Amazima
Omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kunyiwa
Ddala bambi…
Omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kuntama
Amazima
Omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kunyiwa
Ddala bambi…
Omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kuntama
Amazima
Omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kunyiwa
Ddala bambi…
Omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kuntama
Amazima
Omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kunyiwa…