Nkwagala Uganda yange nkweyitira maama
Nkweyitira kirabo kyange
Nkweyitira nyabo
Ate oba abalala bali ku nkalajje zennyini
Mayinja dduungu
Otuzzi balaba ndaba kuki
Naye ng’obasanga nabo bawaana
Nange leka nkuwaaneko Uganda
Ka nkuwaane
Abalala temuli gwe makula
Nkwagala Uganda yange nkweyitira maama
Nkweyitira kirabo kyange
Nkweyitira nyabo
Ate oba abalala bali ku nkalajje zennyini
Mayinja dduungu
Otuzzi balaba ndaba kuki
Naye nga obasanga nabo bawaana
Nange leka nkuwaaneko Uganda
Ka nkusuute nze
Abalala temuli gwe makula
Nzijukira Churchill
Ow’ebungereza
Yakweyitira kkula
Gwe Uganda ekkula ly’Africa
Uganda esiinga bulaaya
Ooh
Nkizudde esiinga America
Wuliriza oh oh
Asia biwelo
Amataba bwe gajja negabakulumbya
Musisi nabagoyagoya
Kale nno emitawaana nga egyo wesiimye togilina Uganda
Togilina Uganda
Nkwagala
Nkwagala Uganda yange nkweyitira maama
Nkweyitira kirabo kyange
Nkweyitira nyabo
Ate oba abalala bali ku nkalajje zennyini
Mayinja dduungu
Otuzzi balaba ndaba kuki
Naye ng’obasanga nabo bawaana
Nange leka nkuwaaneko Uganda
Ka nkuwaane nze
Abalala temuli gwe makula
Onyuma okulabakko
Ka kilagala akalungi
Maama yelangi yo
Nnalulungi omuwala w’Africa
Fenensi yesuula yekka
Uuuhhh
Bwe tuva okwo netwolekela emiyembe
Wuliriza ooh ooh
Amapeera mpirivuma
Byemmeza byokka byokka
Twelile mulabe obugagga bw’ensi
Uganda yatondebwa ngagga
Nesiimye olw’okuzaalwa omwo
Olw’okuzaalwa omwo…
Nkwagala
Nkwagala Uganda yange nkweyitira maama
Nkweyitira kirabo kyange
Nkweyitira nyabo
Ate oba abalala bali ku nkalajje zennyini
Mayinja dduungu
Otuzzi balaba ndaba kuki
Naye nga obasanga nabo bawaana
Nange leka nkuwaaneko Uganda
Ka nkusuute
Abalala temuli gwe makula
Ebibira ebyaffe
Katonda yeyasiima
Ebyaffe byajja bwebityo nga bigereke
Netubisanga tutyo
Amazzi gasangibwa wona
Kyekyo
Uganda kula lya nsi yona
Tagereza mukwano
Abali abagyerezi muswadde nyo leero
Kubanga netegedde omuwendo ogundimu munene
Ndi Uganda tongeza ku bali
Tongeza ku bali
Nkwagala
Nkwagala Uganda yange nkweyitira maama
Nkweyitira kirabo kyange
Nkweyitira nyabo
Ate oba abalala bali ku nkalajje zennyini
Mayinja dduungu
Otuzzi balaba ndaba kuki
Naye nga obasanga nabo bawaana
Nange leka nkuwaaneko Uganda
Ka nkuwaane
Abalala temuli gwe makula
Nkwagala Uganda yange nkweyitira maama
Nkweyitira kirabo kyange
Nkweyitira nyabo
Ate oba abalala bali ku nkalajje zennyini
Mayinja dduungu
Otuzzi balaba ndaba kuki
Naye ng’obasanga nabo bawaana
Nange leka nkuwaaneko Uganda
Ka nkuwaaane
Abalala temuli gwe makula
Ka nkusuute
Ka nkuwaaane Uganda
Ka nkubiite
Abalala temuli gwe makula
Ka nkuwaaane
Ka nkuwaaane Uganda
Ka nkusuute
Abalala temuli gwe makula